Numbers 26:50 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ago ge masiga ga Nafutali. Abaabalibwa bonna baawera emitwalo ena mu enkumi ttaano mu ebikumi bina.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ezo ze nnyiriri z’ekika kya Nafutaali. Abaabalibwa baawera abasajja emitwalo ena mu enkumi ttaano mu ebikumi bina (45,400).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ezo z'enda za baana ba Nafutaali. Abaabalibwa ku bo baali emitwalo ena mu enkumi ttaano mu bina (45,400).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ago ge Masiga ag'ab'Ekika kya Nafutaali, era abaabalibwa ku bo, baali abasajja emitwalo ena mu enkumi ttaano mu ebikumi bina.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ezo ze nda za Nafutaali ng'enda zaabwe bwe zaali: n'abo abaabalibwa ku bo baali obukumi buna mu enkumi ttaano mu bina.