Numbers 26:51 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuwendo gwonna ogw'Abayisirayeli abaabalibwa gwali obusiriivu mukaaga mu lukumi mu lusanvu mu asatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okugatta awamu omuwendo gwonna ogw’abaana ba Isirayiri abasajja abaabalibwa baawera emitwalo nkaaga mu lukumi mu lusanvu mu amakumi asatu (601,730).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bonna abaabalibwa ku baana ba Isiraeri baali obusiriivu mukaaga mu lukumi mu lusanvu mu asatu (601,730).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasajja bonna Abayisirayeli abaabalibwa, baali emitwalo nkaaga mu lukumi mu lusanvu mu asatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abo be baabalibwa ku baana ba Isiraeri, obusiriivu mukaaga mu lukumi mu lusanvu mu asatu.