Numbers 26:53 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ensi egabanyizibwemu mu bano ng'obusika bwabwe, okusinziira ku muwendo gw'amannya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ensi ejja kubagabanyizibwamu okubeera obutaka bwabwe ng’obungi bw’amannya gaabwe bwe buli.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“ Abo be baligabirwa ensi okuba obutaka bwabwe, okusinziira ku bungi bwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Abo be baligabirwa ensi ebe obutaka bwabwe, okusinziira ku bungi bwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nti Abo be baligabirwa ensi okuba obusika ng'omuwendo gw'amannya bwe guli.