Numbers 26:61 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nadabu ne Abiwu baafa lwe baaweereza mu maaso g'Omukama ekitambiro eky'omuliro ekitakkiriziddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyokka Nadabu ne Abiku ne bafa bwe baakuma omuliro ogutali mutukuvu mu maaso ga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Nadabu ne Abiku baafa, bwe baawaayo omuliro Mukama gwatabalangiranga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Nadabu ne Abihu baafa, bwe baawaayo eri Mukama omuliro Mukama gw'atabalagidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Nadabu ne Abiku ne bafa, bwe baawaayo omuliro omulala mu maaso ga Mukama.