Numbers 26:64 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu abo temwali n'omu yali mu abo abaabalibwa Musa ne Aroni mu ddungu ly'e Sinayi,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mu bano abaabalibwa temwalimu musajja n’omu ku abo abaali babaliddwa Musa ne Alooni kabona bwe baabala abaana ba Isirayiri mu Ddungu lya Sinaayi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu abo abaabalibwa temwali n'omu ku bali abaasooka okubalibwa, Musa ne Alooni mu ddungu ly'e Sinaayi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu abo temwali n'omu ku bali abaabalibwa Musa ne Arooni kabona, lwe baabala Abayisirayeli mu Ddungu ly'e Sinaayi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mu abo temwali n'omu ku abo abaabalibwa Musa ne Alooni kabona; abaabalira abaana ba Isiraeri mu ddungu lya Sinaayi.

Recommended Reading