Numbers 28:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Mu mwezi ogusooka, ku lunaku olw'ekkumi n'ennya olw'omwezi, lwe lwa Pasika y'Omukama,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Olunaku olw’ekkumi n’ennya mu mwezi ogw’olubereberye kwe kunaabanga Embaga ey’Okuyitako kwa Mukama Katonda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Era ku lunaku olw'ekkumi n'ennya, olw'omwezi ogwolubereberye mu mwaka, wanaabangawo embaga ey'Okuyitako kwa Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Embaga Ejjuukirirwako Okuyitako eneekolerwanga Mukama, ku lunaku olw'ekkumi n'ennya olw'omwezi ogusooka mu mwaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mu mwezi ogw'olubereberye, ku lunaku olw'omwezi olw'ekkumi n'ennya, wanaabangawo Okuyitako kwa Mukama.