Numbers 28:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ku buli kaliga, ku buli omusanvu, ekyekkumi kimu ekya efa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne ku buli emu ku baana b’endiga ennume omusanvu, kilo emu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ekitundu ekirala eky'ekkumi ku buli ndiga ento omusanvu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne kilo emu, olwa buli ndiga ento, ku ndiga ento omusanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
onoowangayo ekitundu ekirala eky'ekkumi olwa buli mwana gw'endiga ku baana b'endiga omusanvu;