Numbers 28:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku olwomusanvu mukolanga olukuŋŋaana olutukuvu; temukolerangako mulimu gwonna muzito.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ku lunaku olw’omusanvu munaakubangawo olukuŋŋaana olutukuvu, era temuukolerengako mirimu gyonna egya bulijjo egy’okukakaalukana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ku lunaku olw'omusanvu munaabanga n'okukuŋŋaana okutukuvu; temulukolerangako mulimu gwonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ku lunaku olw'omusanvu, munaakuŋŋaananga okusinza, era temuukolenga mulimu na gumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku lunaku olw'omusanvu munaabanga n'okukuŋŋaana okutukuvu; temukolanga mulimu gwonna ogw'emikono.