Numbers 28:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akaliga akamu mukaweerezanga ku makya akookubiri akawungeezi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Endiga emu munaagiwangayo mu makya, n’endiga eyookubiri munaagiwangayo akawungeezi;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omwana gw'endiga ogumu onooguwangayo enkya, n'ogwokubiri onooguwangayo akawungeezi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Endiga ento emu, munaagitambiranga ku makya, endiga ento endala ne mugitambira akawungeezi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omwana gw'endiga ogumu onoowangayo enkya, n'omwana gw'endiga omulala onoowangayo akawungeezi;