Numbers 29:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne ku buli kaliga ku buli ekkumi n'obuna, ekyekkumi kimu ekya efa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne ku baana b’endiga abalume ekkumi na bana, nga bupima kilo emu n’ekitundu ku buli emu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ekitundu ekirala eky'ekkumi olwa buli emu ku ndiga ento ekkumi n'ennya (14).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne kilo emu, olwa buli ndiga, ku ndiga ento ekkumi n'ennya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekitundu ekirala eky'ekkumi olwa buli mwana gw'endiga ku baana b'endiga ekkumi n'abana: