Numbers 29:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne ku buli kaliga, ku buli omusanvu, ekyekkumi kimu ekya efa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne ku buli emu ku baana b’endiga omusanvu, obupima kilo emu n’ekitundu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ekitundu eky'ekkumi kimu ku lwa buli ndiga ento omusanvu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne kilo emu, olwa buli ndiga ento, ku ndiga ento ennume omusanvu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ekitundu eky'ekkumi kimu olwa buli mwana gw'endiga ku baana b'endiga omusanvu: