Numbers 29:40 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’ategeeza abaana ba Isirayiri buli kimu kyonna nga Mukama Katonda bwe yamulagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'abuulira abaana ba Isiraeri nga byonna bwe byali Mukama bye yamulagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'ategeeza Abayisirayeli byonna Mukama bye yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n’abuulira abaana ba Isiraeri nga byonna bwe byali Mukama bye yalagira Musa.