Numbers 3:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mannya ga batabani ba Gerusoni mu masiga gaabwe: Libuni ne Simeyi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gano ge mannya g’abatabani ba Gerusoni ng’empya zaabwe bwe zaali: Libuni ne Simeeyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era gano ge mannya g'abaana ba Gerusoni ng'enda zaabwe bwe zaali: Libuni ne Simeeyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gano ge mannya ga batabani ba Gerusooni, era bajjajja b'abasibuka mu ye: Libuni ne Simeeyi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era gano ge mannya g'abaana ba Gerusoni ng'enda zaabwe bwe zaali; Libuni ne Simeeyi.