Numbers 3:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ate batabani ba Kewati mu masiga gaabwe: Amuramu, Yizuwari, Keburoni Wuzziyeli;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be batabani ba Kokasi ng’empya zaabwe bwe zaali: Amulaamu, ne Izukali ne Kebbulooni, ne Wuziyeeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Kokasi ng'enda zaabwe bwe zaali be bano: Amulaamu, Izukali, Kebbulooni ne Wuziyeeri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Batabani ba Kohati, era bajjajja b'abasibuka mu ye, be bano: Amuraamu ne Yizuhaari, Heburooni ne Wuzziyeeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Kokasi ng'enda zaabwe bwe zaali; Amulaamu ne Izukali, Kebbulooni ne Wuziyeeri.