Numbers 3:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Gano ge mannya ga batabani ba Aroni: Omuggulanda ye Nadabu, ne kuddako Abiwu, Eleyazari ne Yitamari.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gano ge mannya ga batabani ba Alooni: Nadabu, omubereberye, ne Abiku, ne Eriyazaali, ne Isamaali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era gano ge mannya g'abaana ba Alooni: Nadabu, omubereberye, Abiku, Eriyazaali, ne Isamaali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gano ge mannya ga batabani ba Arooni: Nadabu omuggulanda, ne Abihu, Eleyazaari, ne Yitamaari.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era gano ge mannya g'abaana ba Alooni; Nadabu, omubereberye, ne Abiku, Eriyazaali, ne Isamaali.