Numbers 3:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'ennyiriri za Kewati baasiisiranga ku ludda lw'Ekisulo olutunudde emaserengeta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ab’omu Kokasi nga baakusiisiranga ku ludda olw’obukiikaddyo obwa Weema ya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enda z'abaana ba Kokasi banaasiisiranga ku luuyi olw'Eweema olw'obukiikaddyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abasibuka mu Kohati be baasiisiranga ku ludda olw'ebukiikaddyo bwa Weema,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enda z'abaana ba Kokasi banaasiisiranga ku luuyi olw'eweema olw'obukiika obwa ddyo.