Numbers 3:30 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyali omukulu w'ab'ennyiriri mu nnyumba za bajjajjaabwe mu ssiga ly'Abakewati nga ye Elizafani mutabani wa Wuzziyeli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukulembeze w’empya za Abakokasi yali Erizafani mutabani wa Wuziyeeri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era Erizefani, mutabani wa Wuziyeeri y'anaabanga omukulu w'ennyumba y'Abakokasi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga bakulirwa Elizafani, mutabani wa Wuzziyeeli.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era omukulu w'ennyumba ya bakitaabwe ey'Abakokasi anaabanga Erizafani mutabaani wa Wuziyeeri.