Numbers 3:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuwendo gw'abasajja bonna abaabalibwa, okuva ku w'omwezi ogumu n'okweyongerayo, gwali kakaaga mu ebikumi bibiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaana aboobulenzi okuva ku w’omwezi ogumu n’okusingawo abaabalibwa baali kakaaga mu ebikumi bibiri (6,200).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abo abaabalibwa ku bo, ng'omuwendo gw'abasajja bonna bwe gwali, abawezezza omwezi ogumu n'okusingawo, baali kakaaga mu bibiri (6,200).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuwendo gwabwe bonna abasajja n'abaana ab'obulenzi abawezezza omwezi ogumu n'okusingawo, gwali kakaaga mu bibiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abo abaabalibwa ku bo, ng'omuwendo gw'abasajja bonna bwe gwali, abaakamaze omwezi ogumu n'okukirawo, baali kakaaga mu bibiri.