Numbers 3:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'abala abaggulanda bonna ab'Abayisirayeli, ng'Omukama bwe yali amulagidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Musa n’abala abaana ba Isirayiri ababereberye nga Mukama Katonda bwe yamulagira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'abala abasajja ababereberye bonna ku baana ba Isiraeri, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'abala abaggulanda bonna ab'obulenzi ab'Abayisirayeli, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Musa n'abala, nga Mukama bwe yamulagira, ababereberye bonna ku baana ba Isiraeri.