Numbers 3:48 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ssente oziwanga Aroni ne batabani be okununula Abayisirayeli ab'ensuusuuba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensimbi ez’okununula abaana ba Isirayiri abasukkiriramu oziwanga Alooni ne batabani be.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era omuwendo ogwo ogw'okununula abo abasukkamu, onooguwanga Alooni ne batabani be.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensimbi ezo onooziwa Arooni ne batabani be, olw'okununula abo abeeyongeramu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era onoowanga effeeza enunula omuwendo gwabwe ogufikkawo Alooni ne batabani be.