Numbers 3:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa ssente ez'okununula yaziwa Aroni ne batabani be, ng'ekigambo ky'Omukama bwe kyali kiragidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’addira ensimbi ez’okwenunula n’aziwa Alooni ne batabani be, ng’ekigambo kya Mukama bwe kyali, nga Mukama Katonda bwe yalagira Musa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Musa n'awa Alooni ne batabani be omuwendo gwonna ogwasoloozeebwa, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Musa n'awa Arooni ne batabani be ensimbi ezo ezaanunula, nga Mukama bwe yamulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
awo Musa n'awa Alooni ne batabani be effeeza enunula, ng'ekigambo kya Mukama bwe kyali nga Mukama bwe yalagira Musa.