Numbers 3:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kunga ekika kya Leevi obaleete ewa Aroni kabona bamuweereze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Leeta ab’omu kika kya Leevi obakwase Alooni kabona bamuweerezenga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Sembeza ekika kya Leevi, obateeke mu maaso ga Alooni kabona, bamuweerezenga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Leeta ab'omu Kika kya Leevi, obakwase Arooni kabona bamuweerezenga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sembeza ekika kya Leevi, obateeke mu maaso ga Alooni kabona, bamuweerezenga.