Numbers 3:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaleevi bakwase Aroni ne batabani be; be Bayisirayeli abamutoneddwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaleevi onoobawanga eri Alooni ne batabani be; baweereddwa ddala Alooni nga baggyibwa mu baana ba Isirayiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era onooggyanga Abaleevi okuva mu baana ba Isiraeri baweerezenga Alooni ne batabani be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onoggya Abaleevi mu Bayisirayeli bannaabwe, obaweere ddala Arooni ne batabani be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era onoowa Alooni n'abaana be Abaleevi: baweereddwa ddala ye ku bw'abaana ba Isiraeri.