Numbers 30:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa n'abuulira Abayisirayeli byonna Omukama bye yali amulagidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa n’agamba abakulembeze b’ebika by’abaana ba Isirayiri nti, “Kino Mukama Katonda ky’alagidde:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa n'agamba abakulu b'ebika by'abaana ba Isiraeri nti, “Kino Mukama ky'alagidde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa n'agamba abakulu b'Ebika by'Abayisirayeli nti: “Kino Mukama ky'alagidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa n'agamba emitwe gy'ebika by'abaana ba Isiraeri nti Kino kye kigambo Mukama ky'alagidde.