Numbers 30:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“ ‘Obweyamo oba okwesiba kwonna ebikoleddwa nnamwandu oba omukazi eyagobebwa ewa bba, ku oyo binaasigalanga bikyabalibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Omukazi ali mu bufumbo ng’abeera wamu ne bba mu maka gaabwe, bw’aneeyamanga oba n’asuubiriza ku kirayiro ng’alibaako by’atuukiriza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era omukazi omufumbo bwaneeyamiranga obweyamo mu nnyumba ya bba, oba ekigambo kyonna,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Era omukazi bw'anaabangako kye yeeyamira mu bufumbo, oba ky'alagaanya nga alayira,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era oba nga yeeyamira obweyamo mu nnyumba ya bba, oba yalagaanya obulamu bwe n'endagaano ng'alayira,