Numbers 31:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baayokya ebyalo byabwe n'ensiisira zaabwe mwe baasulanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baayokya ebibuga by’Abamidiyaani mwe baabeeranga, awamu n’ensiisira zaabwe zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ebibuga byabwe byonna mu bifo mwe baasulanga, n'ensiisira zaabwe zonna, ne ba byokya omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bookya ebibuga byonna Abamidiyaani bye baabeerangamu, era n'ensiisira zaabwe zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ebibuga byabwe byonna mu bifo mwe baasulanga, n'ensiisira zaabwe zonna, ne babyokya omuliro.