Numbers 31:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne batwala omunyago n'olwayo lwonna, omwali abantu, n'ebisolo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baatwala omunyago gwonna, nga mulimu n’abantu n’ensolo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne batwala omunyago gwonna gwe baafuna, omwali abantu n'ensolo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne batwala omunyago gwonna gwe baafuna, omwali abantu n'ensolo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batwala omunyago gwonna ne bye baafuna byonna, oba nga bantu oba nga nsolo.