Numbers 31:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale mutte abaana ab'obulenzi bonna. Mutte na buli mukazi eyali yeebase n'omusajja,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale nno mutte buli mulenzi mu baana abato, era mutte na buli mukazi eyali yeegasseeko n’omusajja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kaakano mutte buli mwana ow'obulenzi, era mutte buli mukazi eyali yeegasseeko n'omusajja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale kaakano mutte buli mwana ow'obulenzi, era mutte buli mukazi eyali yeegasseeko n'omusajja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nno kaakano mutte buli musajja ku baana abato, era mutte buli mukazi eyamanya omusajja ng'asula naye.