Numbers 31:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutukuze ebyambalo byonna na buli kintu ekikole mu ddiba, mu byoya by'embuzi ne mu mbaawo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutukuze buli kyambalo ne buli kintu ekyakolebwa mu maliba, oba mu bwoya bw’embuzi oba mu muti.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mutukuze buli kyambalo, na buli kintu eky'eddiba, n'ebintu ebirala byonna ebyakolebwa mu byoya by'embuzi, era n'ebintu byonna eby'emiti.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mutukuze buli kyambalo, na buli kintu eky'eddiba, n'ebintu byonna ebyakolebwa mu byoya by'embuzi, era n'ebintu byonna eby'emiti.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Na buli kyambalo na buli kintu eky'eddiba, n'omulimu gwonna ogw'ebikuzzi by'embuzi, n'ebintu byonna eby'emiti, muneerongoosa.