Numbers 31:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eleyazari kabona n'agamba abasajja abaali bagenze mu lutalo nti: “Eno y'enkola ey'etteeka Omukama gye yalagira Musa:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Eriyazaali kabona n’agamba abasajja abaatabaala nti, “Lino lye tteeka Mukama Katonda ly’alagidde Musa:
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eriyazaali kabona n'agamba abatabaazi nti, “Bino bye biragiro Mukama byawadde Musa:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eleyazaari kabona n'agamba abaserikale abaava mu lutalo nti: “Bino bye biragiro Mukama bye yawadde Musa:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eriyazaali kabona n'agamba abasajja abatabaazi abaatabaala nti Lino lye tteeka ery'ekiragiro Mukama ky'alagidde Musa: