Numbers 31:37 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okwo ne kuvaako empooza y'Omukama ya ndiga lukaaga mu nsanvu mu ttaano;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ku ezo kwaliko ez’omusolo gwa Mukama Katonda lukaaga mu nsavu mu ttaano (675).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'omusolo gwa Mukama ogwasoloozeebwa ku ndiga gwali endiga lukaaga mu nsanvu mu ttaano; (675)
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okwo ne kuggyibwako omusolo gwa Mukama, endiga lukaaga mu nsanvu mu ttaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'omusolo gwa Mukama ogw'oku ndiga gwali lukaaga mu nsanvu mu ttaano.