Numbers 31:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ente zaali emitwalo esatu mu kakaaga, okwo nga kuvaako empooza y'Omukama ya nte nsanvu mu bbiri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ente, emitwalo esatu mu kakaaga (36,000), ng’ez’omusolo gwa Mukama Katonda nsanvu mu bbiri (72).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ku nte emitwalo esatu mu kakaaga (36,000), omusolo gwa Mukama gwali ente nsanvu mu bbiri (72),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ente zaali emitwalo esatu mu kakaaga, okwaggyibwa omusolo gwa Mukama, ente nsanvu mu bbiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ente zaali obukumi busatu mu kakaaga; ku ezo omusolo gwa Mukama gwali nsanvu mu bbiri.