Numbers 31:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
endogoyi zaali emitwalo esatu mu bitaano, okwo nga kuvaako empooza y'Omukama ya ndogoyi nkaaga mu emu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Endogoyi, emitwalo esatu mu bitaano (30,500), ng’ez’omusolo gwa Mukama Katonda zaali nkaaga mu emu (61).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ku ndogoyi emitwalo esatu mu bitaano (30,500), omusolo gwa Mukama, gwali nkaaga mu emu (61),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Endogoyi zaali emitwalo esatu mu bitaano, ne kuggyibwako omusolo gwa Mukama, endogoyi nkaaga mu emu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'endogoyi zaali obukumi busatu mu bitaano; ku ezo omusolo gwa Mukama gwali nkaaga mu emu.