Numbers 31:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli kika mu Yisirayeli kirondeyo abasajja lukumi, mubasindike ku lutalo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu buli kika kya Isirayiri mujja kuggyamu abasajja lukumi abanaagenda okutabaala.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulonde mu buli kika kya Isiraeri abasajja lukumi (1,000), mubatume okutabaala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulonde mu buli kika kya Yisirayeli abasajja lukumi, mubatume okutabaala.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munaggya ku buli kika lukumi okubunya ebika byonna ebya Isiraeri, ne mubatuma okutabaala.