Numbers 31:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abantu baali omutwalo gumu mu kakaaga, kuno nga kuvaako empooza y'Omukama ya bantu amakumi asatu mu babiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu omutwalo gumu mu kakaaga (16,000); ng’ab’omusolo gwa Mukama Katonda baali amakumi asatu mu babiri (32).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ku bawala embeerera omutwalo gumu mu kakaaga (16,000), omusolo gwa Mukama gwali abawala asatu mu babiri (32).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abantu baali omutwalo gumu mu kakaaga, okwaggyibwa omusolo gwa Mukama abantu asatu mu babiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abantu baali kakumi mu kakaaga; ku abo omusolo gwa Mukama gwali abantu asatu mu babiri.