Numbers 31:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kwe kugamba nti ekyokubiri ku lw'ekibiina, kyalimu endiga obusiriivu busatu mu emitwalo esatu mu kasanvu mu ebikumi bitaano,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ekitundu ekyo kyali bwe kiti: Endiga, emitwalo asatu mu esatu mu bitaano (337,500);
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
endiga ez'abantu zaali obusiriivu busatu mu emitwalo esatu mu kasanvu mu bitaano (337,500),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kyali bwe kiti: endiga zaali emitwalo asatu mu esatu mu kasanvu mu bitaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(era ekitundu eky'ekibiina kyali endiga obusiriivu busatu mu obukumi busatu mu kasanvu mu bitaano,