Numbers 31:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Musa ne Eleyazari kabona ne babaggyako zaabu, bye biweese byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa ne Eriyazaali kabona, ne bakkiriza ebyaleetebwa omwali zaabu n’ebyomuwendo ebirala byonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Musa ne Eriyazaali kabona, ne babaggyako ezaabu, n'eby'obuyonjo byonna ebiweese.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa ne Eleyazaari kabona, ne babaggyako zaabu oyo yenna, eyali akoleddwamu eby'okwewoomya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Musa ne Eriyazaali kabona ne babaggyako ezaabu, eby'obuyonjo byonna ebiweese.