Numbers 31:53 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli mutabaazi yali yeenyagidde omunyago gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli mutabaazi yali yeenyagiddeyo ebintu ebibye ku bubwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasajja abatabaazi baali beenyagidde ebintu, buli muntu ebibye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaserikale baali beenyagidde ebintu, buli omu ebibye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(Kubanga abasajja abatabaazi; baali beenyagidde ebintu, buli muntu ebibye.)