Numbers 31:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne balwanyisa n'Abamidiyaani, ng'Omukama bwe yali alagidde Musa, ne batta abasajja bonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne batabaala Midiyaani nga Mukama Katonda bwe yalagira Musa, ne batta buli musajja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne balwana ne Midiyaani, nga Mukama bwe yalagira Musa; ne batta abasajja bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne balumba Midiyaani, nga Mukama bwe yalagira Musa, ne batta abasajja bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne balwana ne Midiyaani, nga Mukama bwe yalagira Musa; ne batta buli musajja.