Numbers 32:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obusungu bw'Omukama ne bwesera ku olwo, n'alayira nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku lunaku olwo, n’alayira nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'abasunguwalira nnyo ku lunaku olwo, n'alayira ng'agamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'asunguwala nnyo ku lunaku olwo, n'alayira ng'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusungu bwa Mukama ne bubuubuuka ku lunaku luli, n'alayira ng'agunba nti