Numbers 32:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
‘Abantu bano abaayambuka nga bava mu Misiri, okuva ku w'emyaka abiri n'okusingawo, tebagenda kulaba nsi gye nalayira kuwa Yiburayimu, Yizaake ne Yakobo, kubanga bagaanyi okungoberera n'omutima gwabwe gwonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
‘Olw’okubanga tebaŋŋondedde n’omutima gwabwe gwonna, tewalibaawo n’omu ku basajja ab’emyaka okuva ku myaka makumi abiri okweyongerayo egy’obukulu, abaasimbuka okuva mu Misiri, aliraba ku nsi gye nalayira okuwa Ibulayimu ne Isaaka ne Yakobo;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
‘Mazima tewaliba n'omu ku basajja abaava e Misiri awezezza emyaka abiri (20) n'okusingawo, aliyingira mu nsi gye nnalayirira Ibulayimu, Isaaka ne Yakobo, kubanga tebaneesize,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
‘Mazima tewaliba n'omu ku basajja abaava e Misiri, awezezza emyaka amakumi abiri n'okusingawo, aliyingira nsi gye nalayirira Aburahamu, ne Yisaaka, ne Yakobo, kubanga tebanneesiga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mazima tewaliba ku basajja abaalinnya okuva mu Misiri, abaakamaze emyaka abiri n'okukirawo, abaliraba ensi gye nnalayirira Ibulayimu, Isaaka ne Yakobo; kubanga tebangobereredde ddala: