Numbers 32:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okuggyako Kalebu mutabani wa Yefunne ow'omu ssiga ly'Abakenizzi ne Yoswa mutabani wa Nuunu; abo baagoberera Omukama n'omutima gwonna.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
tewalibaawo n’omu okuggyako Kalebu mutabani wa Yefune Omukenizi, ne Yoswa mutabani wa Nuuni, kubanga abo baagondera Mukama Katonda n’omutima gwabwe gwonna.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
okuggyako Kalebu, mutabani wa Yefune Omukenizi, ne Yoswa mutabani wa Nuuni: kubanga abo baneesigidde ddala.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okuggyako Kalebu, mutabani wa Yefunne Omukenizi, ne Yoswa mutabani wa Nuuni. Abo be banneesize Nze Mukama.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
wabula Kalebu mutabani wa Yefune Omukenizi ne Yoswa mutabani wa Nuni: kubanga abo bagobereredde ddala Mukama.