Numbers 32:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tetugenda kukomawo mu mayumba gaffe okutuusa ng'Abayisirayeli bamaze okufuna obusika bwabwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tetugenda kudda mu maka gaffe okutuusa ng’abaana ba Isirayiri buli omu amaze okuweebwa obutaka bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tetulikomawo mu nnyumba zaffe, okutuusa abaana ba Isiraeri bwe balimala buli muntu okufuna obutaka bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tetulikomawo mu maka gaffe, okutuusa nga buli Muyisirayeli munnaffe, amaze okufuna obutaka bwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tetulikomawo mu nnyumba zaffe, okutuusa abaana ba Isiraeri lwe balimala okusikira buli muntu obusika bwe.