Numbers 32:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bazzukulu ba Rubeni ne bazzukulu ba Gaadi kwe kujja eri Musa ne Eleyazari kabona n'abakulembeze b'ekibiina, ne babagamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bajja awali Musa ne Eriyazaali kabona, n’eri abakulembeze b’ekibiina ne babagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ebika byombi, ne bigenda eri Musa ne Eriyazaali kabona, n'abakulembeze b'abantu ne babagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne bajja ne bagamba Musa ne Eleyazaari kabona, n'abakulembeze abalala ab'Abayisirayeli nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaana ba Gaadi n’abaaaa ba Lewubeeni ne bajja ne bagamba Musa ne Eriyazaali kabona n'abakulu ab'ekibiina nti