Numbers 32:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo abaweereza bo bonna, buli musajja, ng'ayambaziddwa okugenda mu lutalo bajja kugenda ku lutalo mu maaso g'Omukama, nga ggwe, mukama waffe, bw'oyogedde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abaweereza bo, buli musajja eyeewaddeyo okutabaala ajja kusomoka alwanire mu maaso ga Mukama Katonda, nga ggwe mukama waffe bw’ogambye.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abaweereza bo banaasomoka, buli musajja nga akutte eby'okulwanyisa bye mu maaso ga Mukama okutabaala, nga ggwe mukama waffe bw'oyogedde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ffe abaweereza bo, tujja kusomoka Omugga Yorudaani, nga buli omu ku ffe alina ebyokulwanyisa, tulwane olutalo nga tuduumirwa Mukama, nga ggwe ssebo bw'oyogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye abaddu bo banaasomoka, buli musajja alina eby'okulwanyisa olw'entalo, mu maaso ga Mukama okutabaala, mukama wange bw'ayogedde.