Numbers 32:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bazzukulu ba Gaadi ne bazzukulu ba Rubeni ne baanukula nti: “Nga Omukama bw'agambye, n'abaweereza be bwe tunaakola.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Gaadi ne batabani ba Lewubeeni ne baddamu nti, “Ffe abaweereza bo tujja kukola nga Mukama bw’atugambye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Gaadi n'abaana ba Lewubeeni ne baddamu nti, “Nga Mukama bw'agambye abaddu bo, bwe tutyo bwe tunaakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'Ekika kya Gaadi, n'ab'Ekika kya Rewubeeni, ne baddamu nti: “Nga Mukama bw'atulagidde ffe abaweereza bo, bwe tutyo bwe tunaakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Gaadi n'abaana ba Lewubeeni ne baddamu nti Nga Mukama bw'agambye abaddu bo, bwe tutyo bwe tunaakola.