Numbers 32:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nebo ne Baali-Mewoni, naye ng'amannya bagafudde, ssaako Sibuma. Ebibuga bye bazimbye ne babituuma amannya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Nebo, ne Baalu Myoni (amannya gaabyo gaakyusibwa), ne Sibima. Ebibuga bye baddaabiriza baabituuma amannya malala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Nebo, ne Baalumyoni, nga bakyusizza amannya gaabyo. Ne bazimba ne Sibima. Ebibuga ebyo bye baazimba, ne babituuma amannya amalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Nebo, ne Baali-Miyoni nga bakyusizza amannya gaabyo. Ne bazimba ne Sibuma. Ebibuga ebyo bye baazimba, ne babituuma amannya amalala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Nebo ne Baalumyoni, (nga bawaanyisizza amannya gaabyo), ne Sibima: ne babituuma amannya amalala ebibuga bye baazimba.