Numbers 32:42 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Noba n'agenda n'awamba Kenati n'ebyalo byako, n'abituuma erinnya lye Noba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne Noba naye n’awamba Kenasi n’obwalo obukyetoolodde, n’akituuma Noba erinnya lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Noba n'alumba Kenasi, n'ebyalo byakyo, n'akituuma Noba, ng'erinnya lye ye bwe lyali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nooba n'alumba era n'awamba Kenaati n'ebyalo byakyo, n'akituuma Nooba, erinnya lye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Noba n'agenda n'alya Kenasi, n'ebyalo byakyo, n'akituuma Noba, ng'erinnya lye ye bwe lyali.