Numbers 32:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bajjajjammwe bwe baakola batyo, lwe nabatuma okuva e Kadesi-Baruneya okugenda okuketta ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bakadde bammwe bwe baakola bwe nabatuma okuva e Kadesubanea okuketta ensi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekyo ne bakitammwe kye baakola, bwe n'atuma abakessi okuva e Kadesubanea okugenda okuketta ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyo bakitammwe nabo kye baakola, bwe nabatuma okuva e Kadesi - Baruneya okuketta ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakitammwe bwe baakola bwe batyo bwe nnabatuma nga nnyima e Kadesubanea okulaba ensi.