Numbers 33:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bava e Alusi ne basiisira e Refidimu; awo abantu baabulwawo amazzi ag'okunywa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe bava e Yalusi ne basiisira e Lefidimu, awataali mazzi abantu okunywako.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne basitula e Yalusi, ne basiisira e Lefidimu, awataali mazzi bantu ge bayinza kunywa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baava mu Aluusi, ne basiisira e Refidiimu, awataali mazzi bantu ge bayinza kunywa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne basitula e Yalusi, ne basiisira e Lefidimu, awataali mazzi abantu okunywa.